1 Peter 5:12

12 aEbbaluwa eno nzija kugikwasa Sirwano
Sirwano Mu Luyonaani oluusi ayitibwa Siira
, gwe mmanyi nga waaluganda mwesigwa ddala, agibaleetere. Nsuubira nga mbazizzaamu amaanyi mu bbaluwa eno, era nga mbalaze engeri Katonda gy’agabamu ekisa kye ekingi. Ebyo bye mbategeezezza bibayambe okunywerera mu kwagala kwe.

Copyright information for LugEEEE